acidic vokoz - future lyrics
warren is a professor
hmmm yeah yeah
acidic vokoz the lyrically boy
bwe nakufuna ne ntuula
bali nabaleka nagenda
kati sirina kye nnoonya
kululwo i surrender, eh
ne bwe wajja gye mbeera
mu mutima tewakyuka
wanjagalirayo nga bwe nnali
awatali condition, yeah
kati nkufeelinga deep in me
yeggwe plan a, plan b eh
my number one priority
nkwagala nnyo munnange yes indeed
nze nkulemerako
kuba nakulabamu future
amazima nkupenda nnyo
kuba nakulabamu future
nze ennaku zino nkutimba nnyo
kuba nakulabamu future
hmmm baby nkulemerako
kuba nakulabamu future, yeah
oba wakulira ku yoghurt!
skin yo enyirira munnange
nzе ne mu kusooka bwe nakulaba
nali sikikkiriza bannange, yеah
ku sswaga lye walina natya okufacinga
naye nga sisobola kugumiikiriza
nafuna pen ne nkiwandiika kapapula
nkugambe nkulinako crush
ntimbaako ku status oba nteeka ku facebook yo
(ntimba, ntimba)
ntimbaako ku status
nteeka ku status (ntimba, ntimba)
kati nkufeelinga deep in me
yeggwe plan a, plan b eh
my number one priority
nkwagala nnyo munnange yes indeed
nze nkulemerako
kuba nakulabamu future
amazima nkupenda nnyo
kuba nakulabamu future
nze ennaku zino nkutimba nnyo
kuba nakulabamu future
hmmm baby nkulemerako
kuba nakulabamu future, yeah
bwe nakufuna ne ntuula
bali nabaleka nagenda
kati sirina kye nnoonya
kululwo i surrender, eh
ne bwe wajja gye mbeera
mu mutima tewakyuka
wanjagalirayo nga bwe nnali
awatali condition, yeah
kati nkufeelinga deep in me
yeggwe plan a, plan b eh
my number one priority
nkwagala nnyo munnange yes indeed
nze nkulemerako
kuba nakulabamu future
amazima nkupenda nnyo
kuba nakulabamu future
nze ennaku zino nkutimba nnyo
kuba nakulabamu future
hmmm baby nkulemerako
kuba nakulabamu future, yeah
future yeah
eeeh yeah yeah
future
oh oh oh yeah
Random Lyrics
- ali moore - soundtrack to moving on lyrics
- deadbeat nightlife - b.a.m.b.a.p. lyrics
- alici - frutas lyrics
- amin tijay - shhh khafe lyrics
- abandoncy - tiny manticore lyrics
- nek - allora si lyrics
- sleep therapy - a quantum dream lyrics
- mohammed rafi - masti mein chhed ke tarane lyrics
- melan - poète lyrics
- cara de espelho - dr. coisinho lyrics