an-known - tonelabira lyrics
[intro]
ahhaa yeah yeah yeah yeah yeah, eeehhh
nkusaba tonerabira aah aah
[verse: 1]
nkomekerede ng’omudaawa
gwenalonda nze gwenjagala tanjagala
gwogamba atabe gwe anaaba ani
nze nga nakwesiga nyo bambi
manya ensobi zange zijuza uganda
love jenina eyiyo ejuza mayanja
ogamba nyiiza nyo kituufu
atakunyiize olimusanga wa dear
newolifunayo omulala eyo alikubiibita atali nze atukiride talabika
lady
omutima oguletedde okwekyaawa
ntereeza wano otabangula wali oli kirwadde era gwe dawa
gwe dagala ohohhh yeahh
[chorus]
nyabo tetukaka love tubirekere awo
bwoba eyo jolaga tonelabira eehh
bwotuka eyo, nkusaba tonelabira aaahh
love, tonerabira ,ah ah
[verse: 2]
kirooto kyange kyali kyakukwesigaliza bwoba olaba tekisobooke ngambaaa
gwe manya up and down yegwe mubanji gwenalonda dear madam
tompa suubi nga tonjagale
nkusaba omutima togulekera embale
nabaalugera bagamba emeeme katale
so nga bwovaawo negunyogoga nti kale
kituufu, ndi muntu era nsobya
mungeri emu oba endala
nze naawe tetuli bikoola
gwe manya nkwesigamako nti oli mpagi yange id yeah
yes i’ll be fine yeah, am trying how to leaving off your love, love love
with you am feeling only down, down, down
kyoba omanya ew+nge kitalo talo talo
ew+nge gwe master passport ewuwo nze gwoyita liar
[chorus]
nyabo tetukaka love tubirekere awo
bwoba eyo, jolaga tonelabira eehh
bwotuka eyo, nkusaba tonerabira aaahh
love, tonelabira ah ah
hmhmm, tonelabira
Random Lyrics
- 4wake - omkb lyrics
- rüstəm yağmur - ürəyimdəsən lyrics
- pardyalone - needed to know lyrics
- guy hurd - me & my bae lyrics
- psyko punkz - new earth lyrics
- craintipe - 1998 lyrics
- kaoru sudo - 楽園行きのスロー・ボート (for our paradaise) lyrics
- cheyanne - possession lyrics
- albertnbn - eu, militari lyrics
- sin nombre - total lyrics