bana mutibwa - twekalakasa lyrics
[intro]
haha
yo
aha
haha
yo
[chorus]
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
e’kampala akuuna pesa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
government etukubisa puleesa
twekalakasa temututisa
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
nvuga drone takyantisa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
n’amamotoka tujja gassa
twekalakasa temututisa
[verse]
mwana nina bye mpulira
nga olugambo olluva jebela
government okukyusa embeera
constitution okujikuba ebilaka
parliament abakiise beebaka
politics game mbi nyo
nemukulonda baba obululu
bemutalabye kukubila ndulu
nabatufuga batufuga kilalu
mbatwala butabika banywe edagala
muzеi akoye tali ku pagala
akusaba kisajja muwe ndagala
tumutwale misindе abe kunjabala
tukoye otusubizza byatakola
nga n’obwavu butuluma nga corona
lino komera
nze pakanya regime teli kyenkolela
[chorus]
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
e’kampala akuuna pesa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
government etukubisa puleesa
twekalakasa temututisa
[verse]
edward muteesa ii
yatufugila emywaka essatu bwedu
obote amujjako
awo ye nadako natufuga nga abaadu
71 amin amujja muntebbe
nazamu omululu
yusuf kironde lule gyali myezzi
nga ebiri ka mpulire
lukongwa binaisa kwekugamba
yusuf tonkanga
uganda akalulu tekakolanga
mundu mizinga n’akwewamba
ki buli atufuga kuba kwelimba
awo kwekudda obote ii
kyali kyekimu, najibukaamu
lutwa ajitulamu
muzei ojja jiibukaamu
[chorus]
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
e’kampala akuuna pesa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
government etukubisa puleesa
twekalakasa temututisa
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
nvuga drone takyantisa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
n’amamotoka tujja gassa
twekalakasa temututisa
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
e’kampala akuuna pesa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
government etukubisa puleesa
twekalakasa temututisa
[outro]
ffe abatuuze twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
e’kampala akuuna pesa
twekalakasa temututisa
ffe abavubuka twekalakasa
nga ebituluma tubilalasa
government etukubisa puleesa
twekalakasa temututisa
Random Lyrics
- smack & huclberry - sexy red lyrics
- angelina mango - che t'o dico a fa' lyrics
- kaizer - hurt me again lyrics
- mct music - sans toi (intro) lyrics
- k folks (singer) - pink lemonade lyrics
- modelki - billboard drop lyrics
- mobbyn - unikatowa runa lyrics
- jojo - 72460 lyrics
- french montana - i need iq 4 lyrics
- michael bernard fitzgerald - our river lyrics