basa - nabivaako lyrics
verse 1
okubala naku ngalo
nalinda nenkoowa…
enyimba zomukwano n+z+vaako
nyimba byakwekyaawa
bigambo bya love byansukako
nsonga zomutima zanyiinza
kati nasiba ku nkondo..omutima
anagusimbula teli talibaayo
mukyaasa kino nekilija aaa
simusubila
pre+chorus;
neby’omukwano byantama
love najivaako
tokaaba nakaaba sijjakulabula nkubulidde
byaki ebyo ebikusumbuwa
nebikusuza kutebuuche
bileke biwumule…
chorus
nabivaako…love najivaako
mukwano naguvaako
bigambo nabivaako…oo..oo
love najivako
mukwano naguvako
hmm…umh umh umh
verse two
nze nzijukira nomusajja eyanyumiza
silyelabila olunaku luli lwemuyita olwabagalana
nga atudde omu bwati…
munsonda mukafo akamu
wano mukibuga kyaffe
yangamba muganda w+nge…
gwe obulamu obulaba otya
leka nsubile oyo gwoyagala naye
akwagala
bizibu nyo nze nagezaako…
nebigaana
kyova ondaba wano bwenti
nzeka
kansubile…
nkusabile…
tosika ebitajja
prе+chorus;
neby’omukwano byantama..
love najivaako
tokaaba nakaaba sijjakulabula nkubulidde
byaki еbyo ebikusumbuwa
nebikusuza kutebuuche
bileke biwumule…
chorus
nabivaako…love najivaako
mukwano naguvaako
bigambo nabivaako…oo..oo
love najivako
mukwano naguvako
hmm…umh umh umh
outro
atava k+mulunji anti affa awoza
nze ebigambo byanema okuwoza
kambele bwomu…..
tebijja kunzita
Random Lyrics