azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

bebe cool - wakayima lyrics

Loading...

ah aa aa ah
ronnie on this one
na nga na
eh ee ee eh
a big size bebe cool ah me come again zagada

omukwano kati nsibisa nkokoto
abakulabako bagamba gw’oli kito
nze nja kujjayo n’amaanyi gomubuto
kubanga by’onkozesa baby bya ndigito

onegezagezamu okun0ba
jjukira wa gyetuvudde baby nga tutoba
onfumba ng’afumba amagi boyilo
omutima oguzanyisa ng’azanya duyiro
the way you whine your body

you shake your body
onkubisa amasanyalaze munda muli
oyagala nsumulule ne ku wallet
ng’ate mu ssimu wa nsevingamu ng’owa chapati

ago amagezi gonsalira ga wakayima
nze sibikiriza ebya wakayima
sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
my lover, siri family ya wakayima
ago amagezi gonsalira ga wakayima
nze sibikiriza ebya wakayima
sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
my lover, era sifaanana nga ba wakayima

alright, alright then
topapa kubinjigiriza
topapa kubinjigiriza kuba nabyeyigiriza
topapa kubiyimiriza
topapa kubiyimiriza kubanga nze ali ku ntandikwa

ng’olutambi lwa cinema
baby ng’ojjudde еneema
kye mbadde mbuuza
ku speed kwotambulira
ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo

mbu ongamba nzе asinga
ng’ate olina abalala eyo bodatinga
ebifananyi n’olikinga
nkimanyi olina bingi byo hidinga

ago amagezi gonsalira ga wakayima
nze sibikiriza ebya wakayima
sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
my lover, siri family ya wakayima
ago amagezi gonsalira ga wakayima
nze sibikiriza ebya wakayima
sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
my lover, era sifaanana nga ba wakayima



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...