brian lubega - nuŋŋamya ntwala awo lyrics
verse 1
oli musumba atandekerera
anuŋŋamya era ampanirira
nebwempita mukiwonvu eky’okufa
sirina kyentya
ndi mumalirivu!
oli musumba atandekerera
anuŋŋamya era ampanirira
nebwempita mukiwonvu eky’okufa
sirina kyentya
ndi mumalirivu!
chorus
nuŋŋamya
ntwala awo
k+mabbali agamazzi amatefu
ntwala awo mukama
nuŋŋamya
ntwala awo
k+mabbali agamazzi amatefu
ntwala awo mukama
verse 2
oli mumuliri ogummulisizza
okundaga ekkubo ery’obulokozi
enyonta bw’ennuma ewuwo eyo
gyenjigya kuba maanyi
ye gwe ampanirira!
oli mumuliri ogummulisizza
okundaga ekkubo ery’obulokozi
enyonta bw’ennuma ewuwo eyo
gyenjigya kuba maanyi
ye gwe ampanirira!
chorus
nuŋŋamya
ntwala awo
k+mabbali agamazzi amatefu
ntwala awo mukama
nuŋŋamya
ntwala awo
k+mabbali agamazzi amatefu
ntwala awo mukama
bridge
mpumulira mugwe
mpumulira mugwe
mpumulira mugwe
mpumulira mugwe
ntambulira mugwe
ntambulira mugwe
ntambulira mugwe
ntambulira mugwe
mpagulira mugwe
mpagulira mugwe
mpagulira mugwe
mpagulira mugwe
neyagalira mugwe
neyagalira mugwe
neyagalira mugwe
neyagalira mugwe
ssetagenga
ssetagenga
ssetagenga
ssetagenga
Random Lyrics
- julie - daisy pusher lyrics
- phay lyrics lyrics
- kezzy - como diosa lyrics
- sarah liberman - running to you lyrics
- ארץ נהדרת - asiti - עשיתי - eretz nehederet lyrics
- mabassa - cobra (live) lyrics
- whosmerci - terracotta lyrics
- bello figo - ho la macchina lyrics
- evilspiritblue - egirlsvreruiningmylifecover! lyrics
- макулатура (makulatura) - паром (ferryboat) lyrics