![azlyrics.biz](https://azlyrics.biz/assets/logo.png)
bronson mwanje - butiribiri lyrics
verse (i)
bwentunulira eggw+nga
emilirimu eno gyabula
bangamba kyeeyo
mbu eyo gyewabulira
kansune endongo
amazina gyooli tyabula
eyo gyewagenda wala
nk+missinga wabula
silina messenger
abazigu juuzi bankuba
eyo abalungi bolaba
nange eno kwendaba
kyensaba mukwano ewuwo
ogw+nge togusuula wala….
chorus:
kuba nalu ke nge..
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
nalu sweet, nalu darling
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
nalu baby, nalu naawe..
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
nalu love wooouwa ah ah
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
verse (ii)
waliwo ate byempulira
bintamya ebunayira
mbu basobya abantu
wamu notugumbula
nejjusa ekilidako
nga anti sikuwuliza
negumya obuyimba nenkuweleza
bwoba ku radio
osanga nowuliriza
ngamba bwoba nga otumbudde
osanga nowuliriza
chorus:
kuba nalu ke nge..
(omukwano gwo ngu kuumyе butiribiri)
nalu sweet, nalu darling
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
nalu baby, nalu naawe..
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri)
nalu lovе wooouwa ah ah
(omukwano gwo ngu kuumye butiribiri
outtro:
amundabideko amungambile
(nti omukwano gwe ngukuumye butiribiri)
ekyaama kyaffe akink+mile
(omukwano gwe ngukuumye butiribiri)
kilinuma…kilinzita nze
(omukwano gwe ngukuumye butiribiri)
nga ekyama kyaffe akyatudde bae
(omukwano gwe ngukuumye butiribiri)
©mwanje brian bronson (2017)
Random Lyrics
- marley marcus - for the love of marijuana lyrics
- jimi hendrix - stepping stone - live at fillmore east 1/1/70 [first show] lyrics
- ナナヲアカリ (nanawoakari) - 雷火 (raika) lyrics
- keith aaron - girls like you (no more) lyrics
- kirby2cool! - wait, bitch lyrics
- dl. problemă - señorita (beau, beau...) lyrics
- gabriela zapata - jabalí lyrics
- radio pellican - you e me lyrics
- saint tado - never changing lyrics
- the kid laroi - same energy lyrics