bronson mwanje - ku ndeege lyrics
sweet owomukwano
nakuleka bubbi lwenabuuka baby bwentyo nembula…
love owomukwano
emirimu jimpisa bubbi eno kyova olaba nga obudde sifuna..
darlie kankugambe..waliwo eyanemerako ge’mawulire ago mwattu g’olaba..
naye ate namubuuse luno lwe bampumuzza, nensalawo nzijje nkulabe…
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
fumba oluwombo lw’omukwano tegekaa..
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
biri byenali nasobya bambi sonyiwa..
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
fumba oluwombo lw’omukwano tegekaa..
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
biri byenali nasobya bambi sonyiwa….
sweet owomukwano..
byenbanjogerako eyo kalebule, nkusaba togula
bambi owomukwano
abo be banfera luli obusente bw+nge mwana baabulya..
darlie kankugaambe..
nali mbazzе okuziimba, okulabika nga enyumba tufuna..
naye ate nababuusе
luno lwe bampumuzza nensalawo nzijje mbyekolere laba…..
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
fumba oluwombo lw’omukwano tegekaa
ndi ku ndeege mukwano nzijja..
biri byenali nasobya bambi sonyiwa..
nekatonda yabikola, ebintu byo’mukwano bizibu baby lero nzijja..
ne juuzi nakulaba ku tiktok yo oli kimuli era omurisa..
right now i am here on the plane
hoping i will meet you and i will take away the pain…
right now i am here on the plane
hoping i will meet you and i will never leave again
right now i am here on the plane
on the plane..ei..ei..ne
Random Lyrics
- erick kristal - mi va mini wo non vi (let's be unit) lyrics
- asteelo - casey lyrics
- nicole da silva - i miss you lyrics
- tadu vázquez & gavo - acá estoy lyrics
- rob49 - pill head lyrics
- ruurd woltring - mijn zusje heeft een keukentje lyrics
- angelplaya - playas never die lyrics
- rocca & dj duke - esclave moderne lyrics
- tomorow - вітер[wind] lyrics
- mar1asol - nothing back lyrics