charmic ssentongo - late lyrics
intro
ndi ku mulyango, ggulawo nkwetaaga x2
verse 1
noonya ayunga ez’omutwe, kuba ebula mbale
ndaluke zunge ku kkubo munnenye
omuliro mungi ebweru eno, mugwe ddembe lyennareka
pre+chorus
newunza, newunza
nempala, nempala
omutima ogw’ennyaaya nengwabya
chorus
im i iate? (i’m i late)
mp’obudde nemenye
if im late, sonyiwa ensobi zange
(tolaba mirembe na mirembe)
verse 2
nze ndi eno ntaawa
ngudde ndi mu mwala
kyokka nze driver wa
fuso y’ebilowoozo namba
tonkuba engwala
obudde, wabufuula kidedde
oludde ok+mpa akadde
nkoye okusika
pre+chorus
newunza, newunza
nempala, nempala
omutima ogw’ennyaaya nengwabya
chorus
im i iate? (i’m i late?)
mp’obudde nemenye
if im late, sonyiwa ensobi zange tolaba mirembe na mirembe
bridge
ku mulyango, ggulawo nkwetaaga
chorus
im i iate? (i’m i late?)
mp’obudde nemenye
if im late, sonyiwa ensobi zange tolaba mirembe na mirembe fade…
Random Lyrics
- dakuu - chrysanthèmes lyrics
- joel dobbins - life lyrics
- israel b, ergo pro & ill pekeño - top billin' lyrics
- julia lostrom - high vibrations lyrics
- babywalker - ye-yo lyrics
- the sons of the pioneers - one more ride lyrics
- tylerbrizyy - demon mode lyrics
- i medusa - 2 minuti d'odio lyrics
- poori - ajal lyrics
- seraphim & m1siu - #feellikegaga lyrics