azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

dinah diamonds - ngenda lyrics

Loading...

intro;
yona gyogenda mukama genda naye x2

brian beats

verse 1;
obude bukede nange kangolokoke ngende
ekisakyo kidizibwa bujja buli olukera manyi
ebisago binji mukubo naye era nywede
amanyigo mukama ganampanguza

chorus x2;
kati ngenda (ngenda)
ela njakuw+ngula (kuw+ngula)
nze ngenda (ngenda)
ela njak+malako (k+malako)

verse 2;
omuntu bwayambuka abantu balinda kukilila
lwofubye nosituka ela bagamba ajakugwa
kyenvude nkukowola ebikongwe tebinsula
gwe kasita onkulembera nga nange ngobelela

chorus

verse 3;
mpa omukisa yesu obweda gwenonya
mpa obuw+nguzi mutale ezinumba gyembera
okuganja nemwabo abalabe abampalana
mpa okuwabulwa munsobi zange nyinji zenkola
bridge;
eyo gyogenda mukama akutuse
ebikulumba mukama abigane

distributed by royalty music © 2024
dinah diamonds



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...