dynaso wegoso - incase lyrics
(intro)
vamuno damuno
nsusuti a disan
talanta ne dynaso you know we dem bad abela wegoso buke beats pon the beat
(verse 1)
nze ngamba ekitufu nkimanye
woba tonjagala ela nkwenenye
nkoye okwagala atanjagala
ate ngabanji mwana abanjagala
nkoye okusindikanga bikeya
ate nga tewali love jensasulwa
ebitala binte nfuneyo omwana abikola
nga anfako olabe wenyilila
nga abimalanga byona byenjagala
andetele nomela amalala
nkoye ebyaduka duka
nze gwebachawa amaso negamyuka
ella nkoye ebyolumwa omutwe
buli kade nze aba lumwa omutwe
mbikoye mbiganye mbikoye mbiganye mbikoye
(chorus)
incase wafuna akupaza
incase wafunayo eyo sugar dada
ongamba nenyiga next
nenkivamu kubanga okwasa jam
incase wafuna akupaza
incase wafunayo
eyo sugar dada ongamba nenyiga next
nenkivamu kubanga okwasa jam
gwe nakyala
(verse 2)
nebusa kati nakubuka
lyalidogo kati lyafuluka
obwali buzibye obude bwakela
mbale manafa kati bampulila
ne nsawo amaja tegakalila
abakazi banji banepikila
abakwefasa gwe obasembeza
nga toyi zolukale bakuyingila
kale singa kale sakusanga
osanga sandigude wenti mukitimba
ngawanimba mbuno wantimba
kubisenge byo mutima gwo k+mbe onfumba
(verse 3)
nk+myusiza kubanga onkabiza
nakulinda nga gwenotaja omutima
gw+nge negubumbuja nganinda
gwe nkuyite omumbeja
naye nga hee naye nga lwaki oba onumya
omutima gw+nge lwaki oba omenya
kale onfude kyakuzanyisa ne dynaso
jali mpulila yejusa vamuno damuno
gwe buli maka tobulamu
nga munyo okola delivery
oli grovo nga beer
tobulako kubuli mukolo
nali nkubalila no nampeta
naye kati namanyi ganzigwa
so disan yangamba oli mubadi
gwe kyoka nempakana waki
wekoza waki welaga kyoka okimanyi mbu ndi star
Random Lyrics
- c0zy - saint mf lyrics
- as december falls - angry cry lyrics
- tom marni - opg dodo cypher lyrics
- lil scxars - jeopardy host cute fr lyrics
- maciekfarbacz - tańcuje sobie kurwa dziś lyrics
- bones - k2blunts lyrics
- xarakter - сосієті (society) lyrics
- bluxxi - love you deserve, pt. 3 lyrics
- епарский (eparsky) - слёзы (slezy) lyrics
- vola - bleed out lyrics