getrude nalule - tofumita lindaazi lyrics
abamanyi obulunji bwensika
tekyetagisa kubuza bwenfumbye
amasowani ebikopo namazzi agengalo
musembere okulya kulinze mwe
abamanyi na batamanyi
mbasabye abagalwa
musembere okubegga ntandise
obibuzo nk-mu nyo byenfuna ekyo gyempitta
ngabiva mu bakyala na baami
nti lwaki abakyala baluno tugwenyuse
buli akuganza omusaba nsimbi
nasoka nembulwa ekibuuzo bwenkitta
kubanga bangi baali bangwa ne mbulaggo
naguma nga omukazzi mu maaso gabangi
bwentyo nenguma ekibuuzo nenkitta
abaali basanyusse batandika mpoola okwemenya
nga buli omu asonga ku munne we
navayo buli omu amatidde kyengamba
ensonga ze nawa nga buli omu azilaba
nebansaba nzijje nzanjule ne mumwe
ela gwe mulimu kati ogumpuba
musooke mutuzze oyo gwendaba aganye okwefuga
wemuterera wendi nzize mbibakusse
abamu simanyi oba munampitta musilu
naye nga kyekitufu kyengamba
omukazzi okutuka ku standard emattiza
ssente ottekwa okuba nga oli mu nyingi
obyokuwozza tulifuna mukama bwatyo
oyo nze nsanga nga agenze
omussaja okunkwanirawo ebyamalusu
nabikowa kiki kyesinalaba
obulunji bwa face busika bangi
naye nze owe ssente gwempitta omulungi gyendi
mwe ab-ssajja nga mwagala anyirira
byonaba tozimpa kiki ekinanyiriza onsalirwe
oba bakibalanga batya
okyokuwoza tuli ffuna nga jjo emyaka gidduka
nze obulunji nga tompa ssente mwami
ndikulekawo nenjagala omubi azimpa
owe ssente newotalya ogera bingi
woliba omazze nze katti nze nffa nsimbi
ebyokunsibuzza nga zi ka bye
nkibalilawa nga nkozesa nsimbi okweziga
bakusere naye olye ku meere embobezze
okusinga wonalya muwoggo akaawa
kyenasoka okutamwa omussajja owebigere
nebwoyogera otya oba omala byambulago
owemootoka ye abeera kale kale ko
akuwa ssente ne mootoka nonyoola
ssente yomwavu nga ajogerera notya
nga bwakolima n-ba nga abbye omubbe
obyomukwano ogwanamadala ogwedda
byagwawo kakatti tuffa nsimbi
tukoye bano bampale zitanakala
bisanabo abatto abakalaba
omukwano gwa lunno nga mpabula abakyala
yaf-ka business kyo nsaba okiyigge
enju mwe nsula eppangisibwa nsimbi
ssabuni tube ebizigo ne nviiri
olyoke onkwane nkuwe ne kyemisana
ottuke ogenda onsibuze ka bye
kyova olaba kati ngenda ne yesobola
gwe lisa amaaso bwoliba ozifunye olijja
kayineku alwawo okujula ebikonye
muleke abe ssente balye ku byenyiriza
atalina ssente tafumita lindazi
lifumitwa oyo alina ezinasasula wumula
omwavu nga abadde akwanye omukazzi bambi
affungana n-bulwa namagezzi
buli akukwatako nga azimba amatama
talina kyakuwa atte alemessa azikuwa
bwabako kyeyagula nga mukyali babbiri
buli lwemuyombye nga amatizza abalabi
nti kombine yo gyemulaba ne ssapatu
nze nabigula nga tukyali e kibuli
nze kyenva nsera ebyange byentunda
newongwa mbulago mba manya kyontugira
omukazzi wedda nga affa mwoyo gwa gw-nga
ebye nakuzino nkwambula ne saati
kati twasalawo olwo kugema obulamu
nzalira ssente wezikomye wenkukomya
ne wemba nfudde mbako ne wenkibara
naye abedda nga bo baffa masanyu
gwe anonya jalibu ojila otambulamu
kagende kadde ye motto yabanji
love weyatuka yo eli mu dollar
gwe agaba ebyo busa nkusabira mukama
atalina awoza bo bagala bawagulu
tanyega nti e nsimbi zanemessa
atte abeera no lusunguyira
omuwa n-z-ra so abisse ku maluusu
ani yali alabye embwa okuzila egumba
ezira lwakuba ebeera kubufuge
mwe abasubira mbu mujje munkule
grade okulwa najilekera bawere
okusitura ebizitto nga k-menya ekiffuba
omale okunsituzza owozze tunabiraba
singa wemwagala okulyalya ebisava
nga wemusasula atte ani aba abanyega
nsibula nkubira emiranga abanjagala
nti musanvule emisanvu namagezzi
mwerabaaa…
Random Lyrics
- andrews sisters - comes love lyrics
- courtship. - tell me tell me lyrics
- zorn feat. weedy - 黄昏ミゼット lyrics
- karima - новый день lyrics
- wallows - uncomfortable lyrics
- agrupación fragancia sin límites - complicado corazón lyrics
- nick mulvey - transform your game (we remain) lyrics
- against the current - legends never die lyrics
- scooter brown band - time is money lyrics
- santa estilo - tierra violenta lyrics