jesus emmanuel & cj7 selector - she kno' ma heart lyrics
introduction:
this world is hard
don’t take my words for granted
cj7 alongside jesus emmanuel
sam pro, roll it, roll it
chorus x 2: cj7 and jesus emmanuel
she kno’ my love…..gwenjagala anjagala
she kno’ my heart….gwenjagala ampaana
she worrie’ no me….gwenjagala anjagala
she kno’ my love….gwenjagala ansuuta
verse by jesus emmanuel
bambi margie anjagala
bambi margie amatira
bwe mugamba nkwagala
nti baby nange bwentyo
kyensaba kiri kimu
tubeere mu bufumbo
amasaali tugaveeko
twagalane tuk-magane
nga tetuli mu lusuubo
bangi ekibasuula
kuzanyisa kyebalina
kwasaganya oyo gw’olina
waliwo atamulina
muyambagane
mukwatagane
ng’ono owange gwenina
twagalana
tupendana
n’omwana tulinaaa
haaaaaa…..
trinity
repeat chorus x 2: cj7 and jesus emmanuel
verse by jesus emmanuel
margie nze muwaana
nebwembeera e mityana
asanira na kalira
olw’omukwano gw’alina
yanzigya ne mubatalina
twagalana
tuk-magana
n’omwana tulina
endless love
it’s the faith in love
obwenkanya bwetulina
trinity in the family
emmanuella gwenjogerako
thank you for coming in my life
and thank you for the gift
of a beautiful daughter
trinity emmanuella
i shall always love you all
the two of you
thank you
repeat chorus x 2: cj7 and jesus emmanuel
verse by cj7
kyemanyi kibeera tricky
kw’oyo gw’oyagala
ng’akuzanyisa zala
ne ku ssawa ya yala
ng’akulaba bbula
ng’olugudo lw’emagombe
baby beera nange
omponye ba loveless
tebandabirira bonna bali na careless
bakuuzi bayaaye bali na heartless
tebalina byakola basiiba na mu jobless
eyabwe yambirigo oba ng’ali mu long race
tebagala kuzaala mbu bbo ba motherless
bagala bya bbeeyi motorcar zi numberlesssss
repeat chorus x 4: cj7 and jesus emmanuel
conclusion:
i dedicate this song to all winners…… in love
big up to kalibbala pro
in gaza production
cj7 selector
jesus emmanuel
yah man
end
Random Lyrics
- szopeen - jak kiedyś lyrics
- tryo - chanter lyrics
- kolorofonia - mamy soundsystem lyrics
- miriam bryant - teddybear lyrics
- stokka & madbuddy - la fuga lyrics
- izaya mod - suède lyrics
- new found glory - ready and willing ii lyrics
- blanchard - weight lyrics
- yung sickface - nacht lyrics
- ah-2 - emergency room lyrics