azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

john blaq - tolina lyrics

Loading...

african bwoy bwoy yeah yeah
eddy dee
ayabass
obulungi bwo bwaka ng’omwezi
love yo baby y’enkoze bwenti
ongyakira buli wamu, you’re my mweezi
you’re, you’re my soulmate
nze sitoma bwemba ndi nawe
nyumirwa nyo nga ndi nawe
kino kyama kyange kik+me
nkwagala nyo nkugambye
baby, mpa kabugumu mpulira nkufa
mutima guli gamba nkusembeze
naye nze bwenkutunulira mba nkutya
olinga agenze miles away
gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
kankuzimbire ka kalina
tolina we wakyama gwe tolina
gwe wamanyiriza breakfast in bed
kabugumu k’ababiri mu blanket
njagala nkunanike ring instead
wampanika ndi wagulu kw’arcade
buli lunaku eba valentine
mw+nguwe nyanjule omwana wabandi
bai+by eh
gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
kankuzimbire ka kalina
tolina we wakyama gwe tolina
oli malayika, leka nkutwaleko, would you malayika
would you malayika, nkugulire obugoye obunyuma malayika
baby, mpa kabugumu mpulira nkufa
mutima guli gamba nkusembeze
naye nze bwenkutunulira mba nkutya
olinga agenze miles away
gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
kankuzimbire ka kalina
tolina we wakyama gwe tolina



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...