julio rankings - hard guy lyrics
(chorus)
temukatya bino bilalamu ‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
me the hard guy +2
(verse 1)
ba hard guy tunyumilwa kukyakala
fresh n clean ebik+mba tubyambala
obwavu mpologoma kyetuva tukola
boarda to boarda tusasanya mpapula
nze bwenjoya ekibumba nzita nte
osanga nazalibwa kulya sente
bagaga kwagalana ebyokunywa balete
nyinyuka wallet ekalidde
hard guy mpomerwa mbuzi
mubyenkola ntya mukama sirya nguzi
bwentandika nfirawo nga muw+nguzi
olugendo lwa luga ndwetabyemu nga mujjulizi
mmm selector tukube dansolo
sawa yakuzina dombolo yasolo
me di hard guy bwotompita sigya k+mukolo
newa ekitibwa nga summer king polo
(chorus)
temukatya bino bilalamu
‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
‘hard guy’
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
temukatya bino bilalamu ‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
‘hard guy’
(verse 2)
owomutima omunafu togya mubato
kubanga muba hard guy
hard work ye motto
we never settle tugoba birooto
era kusomero fe abasiba nga lombeto
mubulamu bw+nge nsinza katonda omu
respect ngidiza bulyomu
anyambye okutuka wano tebibadde byangu
jah bless namwe abakwatireko mungu
nakanya kuyiriba namanya lumu kiriba
nalemerako okukira k+mbwa esika eddiba
benna texting nga nebamblutikinga
hard guy salwawo nabakiringa
tuba mukuvimba hater omutima gwo teguzimba
nyonyi nkeze tetwebaka nga eyazimba
tofunya nako hard guy nomulumba
kuba yanyigamu ayina row ya simba
(chorus)
temukatya bino bilalamu
‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
‘hard guy’
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
temukatya bino bilalamu ‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
‘hard guy’
(verse 3)
ever am focused mbeera mukunonya cash
biboozi bya malwa nasula mu trash
sipapa mubyenkola mi never rash
omuziki ngwe sunga nga sawa ya lunch
atank+mba kyigo nze tanjogeza kama
when you cross my boundaries tama
siyina kyentya okugyako mukama
anti nomutima gwakaluba nga kyuma
mubagambe no retreat no surrender
tumanyi gyetuva tumanyi gyetugenda
eno gyenkubye yakubatuuka mubyenda
rankings nzigya hater makinga calendar+2
(chorus)
temukatya bino bilalamu
‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
‘hard guy’
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
temukatya bino bilalamu ‘hard guy’
nagafunamu nsanyusa bulamu
kyenva nzisasanya nga eyakolamu coz me di hard guy
‘hard guy’
hard guy
‘hard guy’
(outro)
julio rankings me di hard guy
jackson touch naye hard guy
legion east yangamba shy guy
black market records hard guy aaah
Random Lyrics
- kill lincoln - coming or going lyrics
- louve - chéri lyrics
- os under-undergrounds - amor verdadeiro lyrics
- farasat anees & hashim nawaz - sajda 2 lyrics
- nikitbis - дружба (friendship) lyrics
- blancmange - not a priority lyrics
- novaslicers - helter skelter lyrics
- cikendzek - единственная..(only...) lyrics
- hoàng yến chibi - duyệt lyrics
- jane remover - backseat girl (live version) lyrics