julio rankings - you di gal i know lyrics
(intro)
ono boy wo julio awomerwa luga tula kulujuliro
bubu bu buke beats pan the beat
(verse 1)
baby gutuuse mu atmosphere ontudde k+mpi nfunye zi fear
nakufuna nemala oh ma mama mia
binyuma tubalumya nga ondi ku near
lwolinkyawa oh oh julio ata lia
munyanja yomukwano gwo nagwa da mu katebe
oli pretty kabisa bulyeli bukakyere
mpulira abawakana eyo baby jangu bakulebe
abakukwana eyo nkwasa enkoni mbatere
(chorus)
baby you the gal i know
you the gal i know
baby you the gal i know
you the gal i know oh +4
(verse 2)
ekyewunyisa nakufuna nkyali younga
siryerabira tatawo lweyangobesa panga
okukufuna nalemerako nga bujjafanga
luv yo yabeyi kyenva nkuk+ma nga masanga
colour yalyanda wanfananira mange
nzendiwo kupakasa oliwo kulya kuzange
kululwo nze nsobola ok+menyawo bulange
nga nina kankutimbe kubipande nkulange
(chorus)
baby you the gal i know
you the gal i know
baby you the gal i know
you the gal i know oh +4
(verse 3)
abawala abalungi musibuka masaka
okukufuna yali luck sikyatuma babaka
nakuyingiza obwakabaka waf+ka mutaka
erinya gwe mumbejja julio nze kabaka ah
gwe katonda bweyali akutonda yakera
era kugwe kweyamalira ebiseera
yegwe muwala eyansomossa lwera
come closer tubikole nera nera
baby ndibasa bwomwenya otulwanya
musisi ayita akabina bwokanyenya
alikuntwalako aliba azadde lenya
nk+matira kuffa ekyo kyoyina ok+manya
luv yo eninye k+mutwe nga byakika
ngyagala nkuwembejje nga kyatika
like a magnet luv yo ensika
nga ebomba omukwano gyendi mpika
baby flora laba erisso bwaliroola
ekiwatto kye laba gwe bwakinyoola
paundi siringi kamuwe nezi doola
omukwano muyire oguyika nga ebikoola
yalonda munze nagoba bu mediocre
n0bwo bukyali obwali nga bumugyooga
omutima gw+nge yagukuba gyooka
ewaka nemukibira erinya lye lyenkooka
(chorus)
baby you the gal i know
you the gal i know
baby you the gal i know
you the gal i know oh +4
natin good comes easy yut remember
Random Lyrics
- aramtwtwo - change ya lyrics
- ñengo flow, pirlo, esteban rojas, anubiis, reboll333 & j álvarez - ejo paila lyrics
- occasionally humans - wanting and waiting lyrics
- буцефал (ne melicore) - калогривый (kalogrivy) lyrics
- into deep waters - muse (feat. infinight) lyrics
- pacoenlaluna - papel mojado lyrics
- moritz808 - 222nd street lyrics
- ferdous - clear blue lyrics
- ky gordon - notice me lyrics
- obey the kraken - haunting echoes of the sea lyrics