kamesh khan - wagenda nabalinamu lyrics
[intro]
obulungi bwo nze baby bunkabya ah
nawe kirabe
obulumi bwendimu mukwano bulabe
obulumi bwenina nawe tunula
amaziga gengyuwa mukwano galabe
baby wandeka eno ewafe mubalabe
wagenda nabalinamu
[chorus]
my bei bei be
my baby my bei bei be (my baby you)
wagenda nabalinamu
my baby wagenda nabalinamu (wagenda nabalinamu) {+2}
[verse 1]
bwetw+tuula, bwetwasooka, netutta ekyaama my baby bu
byetwanyumya, byetwayogera, byewañganbanga baby
tunga, mp’omukwano baby tondek’awo
komawo, my baby komawo eh
wulira bwenkaba (wulira bwenkaba)
nkaaba lwamukwanogwo
tunga, mp’omukwano baby tondek’awo
[chorus]
my bei bei be
my baby my bei bei be (my baby you)
wagenda nabalinamu
my baby wagenda nabalinamu (wagenda nabalinamu) {+2}
[verse 2]
komya obulungi bwo nze baby bunkabya ah
nawe kirabe
obulumi bwendimu mukwano bulabe eh
nawe tunula
amaziga gengyuwa mukwano galabe
baby wandeka eno ewafe mubalabe
buli bwempita eno ewafe mukatale
bangi baseka bagamba ‘kale kalabe’
nafuuka nakisaati laba nakapale mmhh
[chorus]
my bei bei be
my baby my bei bei be (my baby you)
wagenda nabalinamu
my baby wagenda nabalinamu (wagenda nabalinamu) {+2}
[verse 3]
nze gwolagyanya nange
ndi muntu nga ggwe
musaayi gwesiby’eyo (kati komawo bu bu bu)
wulira bwenkaba (nkaaba baby)
nkaaba lwamukwanogwo
ontadde mu kaleega
ondega enkaka mh
nze sirabang+yo akusingako
obwo obulungi bwo buwanana
my baby komawo (komawo gal, baby, baby)
[chorus]
my bei bei be
my baby my bei bei be (my baby you)
wagenda nabalinamu
my baby wagenda nabalinamu (wagenda nabalinamu) {+2}
[conclusion]
nawe tunula
amaziga gengyuwa mukwano galabe
baby wandeka eno ewafe mubalabe
lyrics by #kikku pro uganda
+256708559019
Random Lyrics
- bad omens - limits (acoustic) lyrics
- mesha dyer - grime lyrics
- soraisdeadbye - no tengo tiempo lyrics
- wacci - kirameki - single - (romanized) lyrics
- hmjl - home alone lyrics
- vasco vilhena - vapor lyrics
- tarik - araba lyrics
- psychonaut [be] - sananda lyrics
- bizzey & akwasi - geen wedstrijd lyrics
- social repose - everyone's a narcissist lyrics