liam voice - akafananyi lyrics
mpulira ntidde
embeera y’obudde
nkyuuse nga ntidde
waaa baby gy’oludde
ndi eno nk+missinga
ntunulira obufananyi mprojectinga
maziga gajja ate nempunga ah
owomukwano olinga eyannunga
kati kyentya owomukwano nonvaako
kikangabwa nemunye njozaako
obulungi bwo butisa nyo
bwebakusekera baby bintisa nyo
aaahh eeeeh
wakiri leka akafananyi
nga wemba nk+missinga
afazaali ntunula ku kafananyi
wakiri leka akafananyi
nga wemba nk+missinga
afazaali ntunula ku kafananyi
no no na na eh eehh
kati tolwayo eyo
binuma bwobeera eyo
nga nze ndi eno
yeah yi yeah
oluusi manyi nti ebimu birema
okutukiriza ebyo byeneyama
mbeera nfuba love ereme okukutama
ii yeah ii yeah
ebiwundu biwona
bwomweenya namayanja gakala
wakiri leka akafananyi
nga wemba nk+missinga
afazaali ntunula ku kafananyi
wakiri leka akafananyi
nga wemba nk+missinga
afazaali ntunula ku kafananyi
ndi еno nk+missinga
ntunulira obufananyi mprojectinga
maziga gajja ate nempunga ah
owomukwano olinga еyannunga
kati kyentya owomukwano nonvaako
kikangabwa nemunye njozaako
obulungi bwo butisa nyo
bwebakusekera baby bintisa nyo
aaahh eeeeh
Random Lyrics
- mamazi - ballerina lyrics
- afterglow (mex) - solid lyrics
- antara mitra & arijit singh - raat akeli thi (from "merry christmas") lyrics
- sleazyworld go - 32 bars lyrics
- ann ucero - qué más da lyrics
- roshii - we can count to 9 lyrics
- wesley preis - gap year lyrics
- jvl - kein empfang lyrics
- 张杰 (zhang jie) - 不眠之夜 (white night) lyrics
- kleinstadt - halbkalter kaffee lyrics