nsimbi - koona lyrics
mbade mumaw+nga nga ntabala
njiga abaana bafune ku kyokulya
nagukide eno muba cheru pe
nebambuza kiki ekikulese
ntunula angazi i had nothing to say
nebambuza kukitundu jenva
abantu bange babeera batya
olulimi lwenjogera baluyita batya
nembagumya nti temubanakutya
otontoma okotya olwo bwosanyuka
obo’tya ?
koona ku ngoma nkulage bwebabibya
wesibe akaliba nkulage bwebabibya
kubako mungalo nkulage bwebabibya
nyenya ku ndege nkulage bwebabibya
koona ku ngoma nkulage bwebabibya
wesibe akaliba nkulage bwebabibya
kubako mungalo nkulage bwebabibya
nyenya ku ndege nkulage bwebabibya
omusango gwo kusalimba naguziza
cherupe omu yambuziza
nti gwe ookuja wanno kabaka yakukiriza
yambuziza nga alina obuyinza
konze ebuganda jenva tetulina visa
twelira tooke tetulina pizza
ddoodo munyama mukibya netukoza
suupu wa nakati netuwuuta
abalunyanja ku mpuuta
obudde bwebuziba embuggo netufungiza
tuzina muwogola netuwomereza
emb+ttu nezikuba kubuli saaza
okukunganya abalangira nabakopi
kin0be edibba lye nswaswa tolisa mpi
okuba engalabi obula jabya
kokubye engoma kankulage bwebabibya
koona ku ngoma nkulage bwebabibya
wesibe akaliba nkulage bwebabibya
kubako mungalo nkulage bwebabibya
nyenya ku ndege nkulage bwebabibya
koona ku ngoma nkulage bwebabibya
wesibe akaliba nkulage bwebabibya
kubako mungalo nkulage bwebabibya
nyenya ku ndege nkulage bwebabibya
Random Lyrics
- dennis gaimion - off-white lyrics
- mannywrites - outerspace lyrics
- talk fine - spy dance lyrics
- saint purple & nok1d - crew vibes lyrics
- lil starchy - whoyoumadat??? lyrics
- pip lewis - heavy weather lyrics
- té de perro - prometo lyrics
- amelia [arg] - the mermaid lyrics
- adexe & nau - el momento lyrics
- sharingan - nocas lyrics