azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

recho rey - guma bakunyige lyrics

Loading...

intro
this is the way we do it
recho rey, invader
nze akali mu center
it is the black girl fly

verse i
ffe tuzina kalyonso, mino mino [gwe]
magulu kabina, kiwato mikono [mmm]
green made it, atabudde mukano [ekitufu]
katuzine amazina buli musono [eh]
nga tewali atukuba na ku mukono [mmm]
design obuvaazi twambala owino
gwe, ffe bavubuuka envumulo
maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu]
tutukula nga masowani katandalo [yeah]
abateesi, mutugyeko olukongolo
mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo
naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]

chorus
wama endongo ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
eby’okunywa babigule
oba tutanaka, tutanake
dj engoma ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
n’obubina tubigule
oba tukeesa, tukeese [brii]
verse ii
webuziba enjuba ne genda gy’esula [gy’esula]
nga naffe tw+nguwa, obuk+mba twesala [obupati]
kuba kuzimba, kuba kwetala [nga mayanzi]
tuba tulina okunonya ew’ogubochela [omuziiki]
wadde ag+yaye gaba ganji ku bbala
naye tuba steady teli bya tukwabula [tebatusobola]
tubeera bangi mu kikoosi [mu kikoosi]
kubanga naffe tutya ba kifeesi [tubatya]
gwe, ffe tetubonga na bateesi [nabo]
tetwagala tukuba zzi stress [no]
girlfriend waba nga tazina mugobe [ggoba]
waba tayagala, siba obubwo an0be

chorus
wama endongo ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
eby’okunywa babigule
oba tutanaka, tutanake
dj engoma ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
n’obubina tubigule
oba tukeesa, tukeese [brii]

verse iii
yee! invader!
it is the black girl, fly recho rey
tuli bakaabi, tukikubya mateeka
[green made it]
ffe tuzina kalyonso mino mino [gwe]
magulu kabina, kiwato mikono [mmm]
recho rey yatabudde mu kano [ekitufu]
katuzine amazina buli musono [ehh]
nga tewali atukuba na ku mukono [mmm]
design obuvaazi, twambala owino
gwe, ffe bavubuuka envumulo
maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu]
tutukula nga masowani katandalo [yeah]
abateesi, mutugyeko olukongolo [bagambe]
mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo [mmm]
naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]
chorus x2
wama endongo ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
eby’okunywa babigule
oba tutanaka, tutanake
dj engoma ekolere
muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
n’obubina tubigule
oba tukeesa, tukeese [brii]



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...