recho rey - imagine uganda lyrics
intro
yeah, recho rey
yeah, jr
imagine uganda
when this is uganda [haha] [seth andrew music]
verse i
nga kuno tekuli bya monopoly, buli kamu tugabana nga family [yeah]
nga tewali bukenuzi [bukenuzi]
alya enguzi aba kapere [kapere]
nga ba kifesi bawejere be twegomba nga tewali bufere [yeah!]
labayo what if [what if]
nga ffena emitima gitukula
eyandibadde akuloga nga yali mukanisa akusabila
twandibadde mu love [mu love]
eyaddala from above [above]
naye abantu bakyamu, olaba batukuba kalifomu
verse ii
ddamu siiga ekifannanyi, еkya uganda omutali bukyaayi
nga tugabana kachayi
tekyali na bya kuyiwa musaayi
imagine uganda
omutali kasasilo [kasasilo]
nga buli lunaku tukola bulungi bwansi, nga tewali wawunya [tеwali]
nga cholera tetumutya [tetumutya]
ne corona tetumutya [tetumutya]
ggonya nga zetutya, anti bwezitalya zitulya
ye ffe banayuganda [banayuganda]
tuli banayuganda [banayuganda]
ebinyigiliza abalala tubivemu tebituzimba [tuzimba]
bridge
tuve mu katemba [katemba]
buli kimu tukisobola [yeah]
just tekamu biddi [biddi]
ffuba nga moses golola
verse iii
imagine kampala [kampala]
omutali street kid [kid]
nga bafuna support [support]
nabo basuleko nga ba boss [ba boss]
nga enjala tebasula [yeah]
bwe bayoya ebiffi nga bafuna [bafuna]
mu masomero basoma
life yandibanyumidde obutakoma
imagine what if [what if]
uganda yatuli k+mitima [yeah]
nga tuwagila villa, kcc, vipers okusinga zi +rs+nal [yeah]
onyango ye de gea [de gea]
mia ye messi [messi]
ochaya ye marcelo, osanga twanditutte world cup
verse iv
wama imagine [imagine]
ssinga abayimbi bali tebaffa [tebaffa]
ssinga mu nsi ffe tufuga
ssinga ffe tutegeka ne zi grammy
kafeero yandibadde ne hit [ne hit]
ne philly ne hit [ne hit]
radio ne hit [ne hit]
basudde zonna hit [ah!]
naye tukyali mu ntalo, uprs etukubisa bibalo
etuyita kulitalaba batusosola, david lutalo
kubamu akafananyi [yeah]
ssinga makerere ye harvard [harvard]
nga teli anyigilizibwa, nga teliyo na kwekalakasa [teli]
twandibadde mu harmony
degree first class nga zetufuna
naye entalo ezitakoma [ezitakoma], ze retake zetufuna [zetufuna]
twandibadde babangufu, nga tetwaga bachuba
twandibadde basanyufu, olwegulo nga tunywamu ku buchupa [yeah]
uganda my motherland [motherland]
nga katonda ye taata [taata]
tukomye enkokola
twezimbe nga tetutoma [yeah]
outro bridge
imagine uganda
preach peace [yeah, yeah]
imagine uganda
preach peace [yeah, yeah]
imagine uganda
preach peace [yeah, yeah]
imagine uganda
preach peace
yeah, yeah, yeah
outro hook
munayuganda [ndi munayuganda]
situla uganda [ehh munayuganda]
munayuganda [ndi munayuganda]
yagaliza uganda [ehh munayuganda]
munayuganda
situla uganda [ehh munayuganda]
munayuganda
yagaliza uganda [munayuganda]
Random Lyrics
- love unlimited - whisper you love me lyrics
- peter phillips [tx] - easier to die lyrics
- heba - هبة - enta rohak - إنت روحك lyrics
- stevence - broken heart lyrics
- morgu555 - you beat me to it lyrics
- grant - lush lyrics
- rimobabyy - walking dead lyrics
- ladislao - ok zoomer lyrics
- naafri - panic attack lyrics
- giorgio vanni - beyblade x lyrics