shawn kimuli - afaayo lyrics
(verse 1)
obulamu munsi eno
mulimu ebisera ebikyamu
nga omuntu ebikulema nawe okuw-ngula
mukunyikila mukufuba okungi
osabye okye
katibwogezako olaba nga’mala ebisera byo
kale laba yo eno
tolina mbavu nga gwe
olusi onafuwa oselala
olusi olemelelwa
tobanakutya
bamugumu nga mukama omwesiga
mubuli mbela
kimanye nti bambi afaayo
(chorus)
mukama ak-manyi
afaayo jooli dear
embela yo ajimanyi
afaayo jooli dear
(verse 2)
olusi okaaba
mbulawo akimanyi odaaga
bakukyaye olwe’nsobi enyingi zokoze
wasubila
nti olibabulungi okusinga bwoli
wanafuwa
bwewalowoza nti tomalako
mukama mulungi
alina pulani enungi jooli
ebizibubyo ebingii
bimukwase akuyambe
mukama katonda yak-manya luli nga tonabao
nakati akwagala, akwagala nga bwoli
(chorus)
(bridge)
mukama afaayo, tagenda kulwawo
okuleta enseko, mubulamu bwo
tokowa kusubila, tokowa kulindila
saba ng’okiliza, todilila nga
Random Lyrics
- barbra streisand - true love lyrics
- barbra streisand - sweet inspiration / where you lead lyrics
- barbra streisand - beau soir lyrics
- kevin skinner - to make you feel my love lyrics
- kevin skinner - always on my mind lyrics
- kevin skinner - if tomorrow never come lyrics
- smokie - time keeps turning lyrics
- chris young - he's my dad lyrics
- chris young - see me cry lyrics
- chris young - no heartache lyrics