
silver kyagulanyi - nkulinze okole lyrics
nkulinze okole – silver kyagulangyi official lyrics
1. waliwo esaara gyenina, k+mutima yesu gyomanyi
ng’okufuba kw+nge kulemye, nsigaze okukutunulira
waliwo obulumi mwempita, wakati wo nange bwomanyi
nganfubye okubuvugilira, sente nazo nezilemwa
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w+nge nkulinze okole. x2
2. olusi n’okusaba kurema, nenkabila mumaso ggo
bwenzijja eno awali abalala, nenyimilira nenegumya
silina plan nakamu, yesu w+nge gwe antegelera
obulamu bw+nge nokufa, byona bili mukono gwo
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yangе gyoli
katonda w+nge nkulinze okole. x2
3. kwonna okufuba kw+ngе tekunyambye, n’amagezi gange mpulira gakomye
simanyi kati binagwa bitya, ggwe amanyi
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w+nge nkulinze okole. x2
4. nebano abalala abakunonya, bamu obulumi bungi kwebatudde
balokole obakwatireko
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w+nge nkulinze okole. x4
Random Lyrics
- tj monterde - mabuti pa sila lyrics
- malia dishon - queen of the dancefloor lyrics
- qzerx - эвкалипт (eucalipt) lyrics
- red burns north - bottom feeder lyrics
- uzair khan - saanp seerhi lyrics
- bloodtearsq - противны (мне) (disgusting (to me)) lyrics
- houseonrock - elohim lyrics
- le aids - you lyrics
- destroy lonely - steppin' on 'em* lyrics
- maxlinker - rs freestyle lyrics