spice diana - sente zakamezza lyrics
obuliri ze mbuvuddemu nga z’obuvuddemu?
kyokka bulijjo mwana mbukulekamu
spice, topapa kuyombamu
olumu ondekangamu
just olumu zibulamu
obuzibu buliwa?
ssente z’akameeza
njagala ssente z’akameeza
leero ndekaamu
ssente z’akameeza
togenda nga toleseewo
ssente z’akameeza
obuzibu buliwa?
ssente z’akameeza
njagala ssente z’akameeza
leero ndekaamu
ssente z’akameeza
togenda nga toleseewo
ssente z’akameeza
ssente z’akameeza zitubeezaawo
ky’ova olaba nkugamba ozisseewo
ntetenkanya nga maama tubeewo
n’abaana ka sukaali banyweko
kyokka gwe ondaga busungu
era nange nsibyewo ekiyungu
ku z’akameeza ndayira aga mungu
mpozzi ng’onawasa muzungu
ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka!
boy, you give me i givе you
we make it bettеr
yeah eeh
ekinnuma kano akameeza nze eyakagula
akameeza kafuuse ekyewalula
bwe mbalabalamu ssente ze nkasuulira
bwe nkirowozaamu gunnumira ddala
engeri gwe gy’oboggola n’olundeetera
n’obitiggula, ne nzigwerera nze ne mmala
ne nthamalala
ne ndolobala
ne neesalaasala
ne neetala
ne nkwekokkola nga ssimala, eh
olwo nno nga nfa kulaga mapenzi
tulumye buno obulenzi obusheezi
nkuvugire mu x+class benz
nkubuzeewo nno nga bano abachwezi
awatali z’akameeza no kkombya, ah ah
no kkombya
bwotaleka z’akameeza no kkombya, ah ah
no kkombya
awatali z’akameeza no kkombya
tokiŋŋamba baby tonnyombya
gwe fumba kamere nga nz’afumbya
kyokka gwe oli mu ko+koonya
ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka!
boy, you give me i give you
we make it better
yeah eeh
artin on the beat
Random Lyrics
- antwan mims - jazzed up dreams lyrics
- arlekin 40 000 - gate to fantasy lyrics
- riccardo suarez - veleno lyrics
- north blake - loved me before lyrics
- zara larsson - memory lane (clean edit) lyrics
- oscar les vacances - les puceaux lyrics
- hxrrxrbxy - letters to god lyrics
- бонд с кнопкой (bond s knopkoj) - говорить lyrics
- baest - colossus lyrics
- rodrigo duvent - poema al verano & reposeras lyrics