spice diana - siri regular lyrics
brian beats
nooma nooma
eh nooma nooma
le le li le le le
omukwano guluma ng’akaddaliddali
osiita, otakula bw’osiisiitira eh
eyasembayo n’eyasooka bwebityo
aah bwebityo, tebiriimu bya kusosola
eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
ataafuna yeewozaako mbu mwapapa, yeah
laba oyiika oggwawo wenna okaddiye
mbu lwa mukwano love erabika yakusala, eh
nze ndi mumbejja njawukamu kko
tebambuza otulo
bw’anjagala anjagala k+makya mu ttuntu
kko n’ekiro
ndi wa mbala super quality
tugende ng’omanyi
nti wamma ebyange bikyukamu kko
yadde olina bangi b’olaba eyo
ssiri regular
yadde abawala bakwefasa eyo
ssiri regular
yadde olina abakulwanira eyo
ssiri regular
era bagambe bamanye
nti eriyo atali regular
yaddе olina bangi b’olaba eyo
ssiri regular
yadde abawala bakwеfasa eyo
ssiri regular
yadde olina abakulwanira eyo
ssiri regular
era bagambe bamanye
nti eriyo atali regular
baakuyuuzayuuza, baakukooya
baakulimbalimba nga ba lawyer
baakufumita omutima baagumenya
baagunuuna nze doctor azze ogukwata
nguzze mu nteeko
nkuwa chocolate awoomerera
nkuwa agondagonda atalumira
tuva canada ewaffe twekulira bambuulira
twawulira, twaggumira ssi bino eby’abo
yadde olina bangi b’olaba eyo
ssiri regular
yadde abawala bakwefasa eyo
ssiri regular
yadde olina abakulwanira eyo
ssiri regular
era bagambe bamanye
nti eriyo atali regular
eh eh
it’s another day for you uh
my baby you uh
nkwagala loving you, you you
you you you you
nze ndi wa ddala wa njawulo oh
ssi bali ba fake fake
naawe labayo stake
herbert sk!llz pon dis one
eh eh, spice diana again
ssiri regular
nince henry the writer again
ssiri regular
sho
yadde olina abakulwanira eyo
ssiri regular
era bagambe bamanye
nti eriyo atali regular
Random Lyrics
- lizzie no - halfsies lyrics
- alvin misfit - lose me lyrics
- maconha world - djmaconha999 x cannabis screw intro lyrics
- bryson tiller - get dis money lyrics
- gosch - shérifs lyrics
- алиса (alisa) (group) - театр теней (shadow play) lyrics
- capétte - latex lyrics
- letwelvee "twelve" - scofield (bonus) lyrics
- ryan leslie - plans lyrics
- cass24s - paid in full lyrics