spyda mc - abantu mukisa lyrics
intro
blessings are where people be
that’s why i met my brother sajmon
follow your blessing
uganda sweden connect
sajmon say, oooh na na
eeeeeh aaaaah oh nana ttale kulunda nte
eeeeeh nana ttale kulunda nte aaah
chorus
emikisa jiri wali bakunganye
katwegweko tubonge
abo abatuzoleya batuleke
tubatwala kuttale kulunda nte x2
kale laba , wesibye mukamu kamu toliloka
weyawudeko kubanno wenakuwaza
werabiide esaawa nenaku byobibala
olisanga wa alikuwa kukibaala
muvubuka olina okuzukuka nze nkugambye
welabira ebyotukabiira mbu zikusanze
funnayo emikwano mukigatе mukipange
obuw+nguzi tulilabako twegase
ekitwawula kitusubyanga miwula
tulеka enkota tubulawo namyera
nokujawula bufirika ekyo kitunafuya
kyova olaba mubyenfuna eno tuvuyavuya
singa nsoboola nga nze akulembera
okuba wano ogwo gwandibade mulamwa
bikyi byetuvuganya nga tulina junangana
olunyuka okola tukungane
chorus
tuba tunyumya tusekka ebali nga bageyengula
babera balaba nga babalabala
akabanga mu ghetto eno yetabaganya
bulyomu nekiboozi kye olwo nebatuyiya
tulyamu budde byakuva mukunonoza
atugwamu nga takyimanyi oyo nekimubobonga
zoom zoom omanya nga jozungira kabeera kabasa emikwano jokyanga kyusa , eeeeeh nana, eeeeeeh aaaah , ooooh nana, ttale kulunda nte
iiiyiiiiii nana ttale kulunda nte aaaaah
ooh nana ttale kulunda nte
chorus
end
Random Lyrics
- ortega cartel - microphone masters 2 lyrics
- reignwolf - the chain (fleetwood mac cover) lyrics
- dollydare - glaider lyrics
- blue magic - spark of love lyrics
- nah (nguyễn vũ sơn) - no place to go lyrics
- gridline studios - gritty vs grimace | gridline rap battles season 3 lyrics
- sick solution - ghidorah lyrics
- ring saigo - everything you love lyrics
- barton carroll - do you want to get out of here? lyrics
- kima otung - superstar (2006) lyrics