winnie nwagi - oli kirabo lyrics
he+e+e+y
huh!
winnie nwagi
ebintu by’omutima, biba bizibu manya okutegeera
kyegutayagala, ne kyegwagala sikyangu kuteberebeza omanyi
naye nga gwasimye ne gwagala, gusimbawo gwe amakanda
era ky’ova olaba mu birowoozo byange, obeera onzijjira
bibala bya ssala zange bye nassaba katonda, yegwe
era obudde nebuziba nga sikulabyeko, mbeera ntyo ntyo ntyo
nayitawo okwagala, nakusiriwala
kyekyo lwaki nkulondola
gwe bulamu bw+nge, oli future yange
gwe kirabo kyange
katonda kyeyampa, kyeyantondera
gwe mwami w+nge
gwe mwami w+nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w+nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
n’omala ogezza, n’ova wendi oti, nsigala mu kusikirize
nanti omutima, ogutute
oli ntununsi, nze mutima
ogw+nge kwezikubira
buli lwondeka, nsigala mu kiwubalo
nkwagala ebyadala, m’mutima
mpulira nkusubwa wotoli
gwe w+nge, yeah
huh! mukama ya ntunulira n’angemulira
nga alaba mbonabona
bw’atyo n’ampa gwe, obere w+nge
gwe mwami w+nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
gwe mwami w+nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
i love you, i love you, hmm
it’s my dedication, to you my love, love
buli lunaku, olukya, nyongera ku kwagala
era mu bulamu bw+nge simanyi kyewanff+kira!
kansabbe ddunda, nannyini k+mpa
era akunk+mire
kubanga waf+ka part of life
gwe wotali siyinza
abo abakulimba, tunula eno ew+nge
nze oyo akwagala
from the genesis mpaka okukoma kwensi
sirirya bigambo byange
gwe mwami w+nge katonda gweyantondera (oli kirabo)
oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo)
sirirya bigambo byange
gwe mwami w+nge
gwe mwami w+nge (oli kirabo)
Random Lyrics
- alexia (rou) - ultimul apus lyrics
- klevn vance - glass square lyrics
- novaa & lie ning - novaacation lyrics
- koujas - see bout sum / no photos lyrics
- rafaeu - surreal lyrics
- f.l.y. (lva) - don't be blind lyrics
- apo hiking society - words lyrics
- young mc - heatseeker lyrics
- kader diaby 4real - click lyrics
- chuck francour - wild one lyrics