azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

his vessels ug – wanjagala lyrics

Loading...

wanjagala – his vessels ug

part one
-rhona-
osetula ensozi nezitamanya
oyita emunyenye neziyitaba,yegwe weka atalina akwenkana
..umh
waliwo okuv’eda neda, ensibuko yebitonde byona
…yegwe eh eh..
nze buli kyimu nkisanga mugwe… ensibuko yebilunji byona yegwe eh eh..

chorus
-together-
wanjagala, okusinga ebitonde ebilala.. kyekyo ekinewanisa
wanetondela, mukyifananyi kyo…kyekyo ekineyagaza….

part two
-ruth-
yegwe azibya obude ela n-bukesa…. ah ah
amanya gabuli omu,gali mubibatu byo oh oh…
daddy olina ekikula kyo..
osinzibwa ebitonde byona, iyeee eh eh
nabuli k-makya ndowoza kugwe ela nebigele byange
bilungamizibwa gwe (-2)

chorus
-together-
wanjagala, okusinga ebitonde ebilala.. kyekyo ekinewanisa
wanetondela, mukyifananyi kyo…kyekyo ekineyagaza….

bridge
omukwano gwo gudibya embela
omukwano gwo gukusa omuntu
eh eh…eh eh
guleka endiga ekyenda mwo mwenda, negunonya yo eyo emu
gumenya new-nkachi ezo, guje gununule eh…. gununule nze….

-transpose the chorus-

chorus
-together-
wanjagala, okusinga ebitonde ebilala.. kyekyo ekinewanisa
wanetondela, mukyifananyi kyo…kyekyo ekineyagaza….

Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...