azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

nina roz – nwanilaako lyrics

Loading...

bring the video on
well its the ugandan property
naye nawe

i love you
baby touch me
i miss you
come touch me

olwasooka nti elyo buba
nonekaanya mbu nze mbuba
naye nakugamba lwabulungi bwendaba ato′w+nge ngowaba
mukwano ebintu byomukwano kwemanya nnyo love nyongera
ekindetera okusumbuwa mukwano oluusi byonkola
kyenva nkutekaako amaaso
gwa’numya obwongo
omukwano gwanziba amaaso
nenfuna obujja kiki owuguka

mukwano nyombera
nawe nyomberako
nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako
nawe nwanila
nawe nwanilako
nganze bwenkwagala okukira abarala
mukwano nwanilako

naye nawe
i love you
baby touch me
i miss you
come touch me

bwonga nti nze gwetegeera
ngatondaga nabikolwa kiswaaza
bwobanga byoyogera obitegeeza
busonga butono kiki tobutereza
totta vibe kyusa
kigambo kyo gwe kuuma
tozanya panda gaali
kajjiko nga kucaayi
laba kati numwa kiliza omalirize byewatandika
tonsiba vako
kozesa obukugu nga bwewatendekwa eehhh

(hook)

mukwano nyombera
nawe nyomberako
nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako
nawe nwanila
nawe nwanilako
nganze bwenkwagala okukira abarala
jeff nwanilako

(verse 3)
ndibewala ntya nwanilako
bano abampalampa mpalanirako
ngenda kuloopa nwanilako
baby olaba otya mpalanilako
olwasooka nti elyo buuba
noneekanya mbu nze mbuuba
naye nakugamba lwa bulungi bwendaba ato′w+nge ngowaaba
laba kati nuumwa kiliza omalirize byewatandika
tonsiba vako kozesa obukugu ngabwewatendekwa eehhh

(hook)

mukwano nyombera
nawe nyomberako
nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako
nawe nwanila
nawe nwanilako
nganze bwenkwagala okukira abarala
mukwano nwanilako



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...