azlyrics.biz
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

sammyboy ug – munakesa lyrics

Loading...

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam+ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto+ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone+ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
temutya katunywemu ka lato+ snapchat post batuweeyo ka photo
topapa my baby tuula wansi just settle
nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle

onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

kibala kinyuma nga tuli babili+ nga olina opposite s+x ebbali
bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) + endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
d.j yamanyi akayimba akaddako+ uganda vibes kati nno ffe tuliko
kidongo kinyuma baby omukutteko+ mutambulе mpola anti mwe muliko
abaana booyita abavubuka balinamu+ communication zonna zibeela ku simu
wooyingila ekibaala table bazituddеmu+ mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)

onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

temulinda kengele+ kambakubilewo omuziki paka kubigele
ebigambo tubisale+ katuve mu kelele
nze minister womuziki mu state house e’magere
ate eno mukibaala+ abasama balinye ku madaala
atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
d.j ffe tujja keesa+ tukubile muziki tetukya teesa
coconut takyantiisa+ ba dem aba kawani sikyanywesa

onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa+ wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam+ ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto+ katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone+ gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)



Random Lyrics

HOT LYRICS

Loading...